Ekintongole kya National Building Renew Board kitongoiza entekateka yokulondoola ebizimbe

Mukawefube wokukendeeza kumuwendo gwebizimbe ebilikugwa enaku dino bizimbibwa, ekintongole kya National Building Renew Board kitongoiza entekateka yokulondoola ebizimbe bino nga bakozesa enkola ya tekinologiya. Enkola eno bagyitongoleiza wale kukitebe kya municipaali ya Kira.