Ekitongole ki National Building Review Board nga ky’ekivunaanyizibwa ku kulondoola ebizimbe ebizimbibwa kitegezezza nga bwekiriko alipoota gy’ekigenda okuwa KCCA nga ebalagira okunonyereza ku kizimbe ekyasigala kiyimiridde oluvannyuma lwakinaankyo okugwa mu Kisenyi, balabe oba kigumu ekyetagisa.
- Toll-free line: 0800 220746
- Tel: +256312421600
- [email protected]
- WhatsApp: +256705559482